• Alt
  • 13 years ago

MAURICE KIRYA LYRICS MALAIKA

MAURICE KIRYA LYRICS MALAIKA
©BIGEYE

Malaika ngamba oyo amponya enzikizaMOMO
Asula mu bire obulunji bwamuwanika
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
Malaika owedoboozi eliwooma
Eyayimba ekiro kata omusana gubukeyo
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
malaika nze ndabika ngenda kulinya enyonyi
male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu
ntwaala mugulu malaika

aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika *2

Malaika owemunyeenye mumaaso
Akakanya abakaaba bwabatunula mumaaso
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika

malaika nze ndabika ngenda kulinya enyonyi
male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu
ntwaala mugulu malaika

aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika *2

malaika nze ndabika genda kulinya enyonyi
male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu
ntwaala

aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala
mugulu malaika

Ndaga eddaala elintwaala
mugulu