AUDIO! Omusajja akubiddwa amasasi, atwaliddwa e Mulago ng’ataawa, Poliisi eyogedde

©GALAXY

Poliisi atandiise okunoonyereza ku musajja eyakwatiddwa ng’akubiddwa ebyasi bwe yabadde agezaako okubuuka ekisakaate kya Ssaabalamuzi Bart Magunda Katureebe e Bugolobi mu gombolola y’e Nakawa. Omusajja akwattiddwa, ali mu ddwaliro ekkulu e Mulago ataawa era Poliisi emulinze okumugyako sitetimenti. Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Emilian Kayima bw’abadde eyogerako eri bannamawulire ku CPS mu Kampala agambye nti […]


Poliisi atandiise okunoonyereza ku musajja eyakwatiddwa ng’akubiddwa ebyasi bwe yabadde agezaako okubuuka ekisakaate kya Ssaabalamuzi Bart Magunda Katureebe e Bugolobi mu gombolola y’e Nakawa.
Omusajja akwattiddwa, ali mu ddwaliro ekkulu e Mulago ataawa era Poliisi emulinze okumugyako sitetimenti.
Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Emilian Kayima bw’abadde eyogerako eri bannamawulire ku CPS mu Kampala agambye nti bagenda kweyambisa obukodyo obwenjawulo okunoonyereza lwaki omusajja eyo, yali alumbye amaka ga Ssaabalamuzi Katureebe.