ANTI OMUKWANO! Bebe Cool asomozeza abakyala, atendereza Zuena obuwoomi n’obuka

©GALAXY

Kyaddaki omuyimbi Bebe Cool ayongedde okulaga nti musajja ategeera omukwano okusinga ku basajja abalala oba abayimbi abanne. Bebe Cool asobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book okuwaana mukyala we Zuena Kirema nti mukyala omulungi nnyo ategeera omukwano, yasinga okukola ceeki eziwooma, mukyala muguminkiriza nnyo asobodde okugumira embeera yonna era akowodde abantu bonna mu ggwanga lino okuvaayo […]


Kyaddaki omuyimbi Bebe Cool ayongedde okulaga nti musajja ategeera omukwano okusinga ku basajja abalala oba abayimbi abanne.

Bebe Cool asobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book okuwaana mukyala we Zuena Kirema nti mukyala omulungi nnyo ategeera omukwano, yasinga okukola ceeki eziwooma, mukyala muguminkiriza nnyo asobodde okugumira embeera yonna era akowodde abantu bonna mu ggwanga lino okuvaayo okuwagira mukyala we mu mbeera yonna.

Famire ya Bebe Cool
Famire ya Bebe Cool

“Parenting is not that easy but it’s enjoyable.

#stolenpic my wife the best cake maker,talking to these two children of mine about education and facts about life.

Many people mistake money for happiness,a house for a home but am proud of you my wife coz you knew the difference between money and happiness,and you chose to put together a home not a house for us and i can see happiness all over.

Go on cake maker,sky is the limit for you.

And if you are reading this post,

Make your order now.

Zuena events and cake 0705 100010

Don’t forget she’s my wife.Mwaa”.