Omukulembeze w’eggwanga lino Yoweri Kaguta Museveni olunnaku olw’eggulo ku Ssande yatuuse mu ggwanga erya China mu kibuga Beijing mu lukungana olwa Forum on China-Africa Cooperation (FOCAC). Olukungana lugendereddwamu okutumbula enkolagana wakati wa Africa ne China n’okusingira ddala mu byenkulakulana. Pulezidenti Museveni yawerekeddwako mukyalawe era minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Kataha Museveni. SK OMUZINNYI
Omukulembeze w’eggwanga lino Yoweri Kaguta Museveni olunnaku olw’eggulo ku Ssande yatuuse mu ggwanga erya China mu kibuga Beijing mu lukungana olwa Forum on China-Africa Cooperation (FOCAC).
Olukungana lugendereddwamu okutumbula enkolagana wakati wa Africa ne China n’okusingira ddala mu byenkulakulana.
Pulezidenti Museveni yawerekeddwako mukyalawe era minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Kataha Museveni.