LABA KYE BAYITA SSENTE! Kenzo afulumiza ekyasi kya vidiyo y’oluyimba Mukomboti, alaze obukodyo bw’omukwano

©GALAXY

Omuyimbi Eddy Kenzo afulumiza vidiyo y’oluyimba Mukomboti. Oluyimba Mukomboti lwa mukwano era Kenzo asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okutegeeza nti vidiyo y’oluyimba, pulodyusa ye Smart Keys ate Eddy and Maddie menz ye direkita. Mu Uganda, Mukomboti kyakunywa era bangi bakyeyambisa nnyo n’okusingira ddala mu byalo.   SK OMUZINNYI


Omuyimbi Eddy Kenzo afulumiza vidiyo y’oluyimba Mukomboti.

Oluyimba Mukomboti lwa mukwano era Kenzo asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okutegeeza nti vidiyo y’oluyimba, pulodyusa ye Smart Keys ate Eddy and Maddie menz ye direkita.

Mu Uganda, Mukomboti kyakunywa era bangi bakyeyambisa nnyo n’okusingira ddala mu byalo.