ETHAMBI! Vinka asabudde obugoye obukyamudde abadigize, abasajja basigadde empale zitobye

©GALAXY

Vinka y’omu ku bayimbi abakyala okuva mu kibiina ekya Swangz Avenue abalemeddeko okuvuganya n’okuyimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba. Asobodde okukuba ennyimba ezenjawulo omuli Sweet Love, Love Doctor, Tubikole, Omukwano Gwo, Stylo n’endala kyoka oluyimba lwe Chips Na ketchup lumutunze nnyo mu bantu. Bwe yabadde e Gulu, y’omu ku bayimbi abakyamudde abadigize era begombye nnyo enyambala ye. SK […]


Vinka y’omu ku bayimbi abakyala okuva mu kibiina ekya Swangz Avenue abalemeddeko okuvuganya n’okuyimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba.

Asobodde okukuba ennyimba ezenjawulo omuli Sweet Love, Love Doctor, Tubikole, Omukwano Gwo, Stylo n’endala kyoka oluyimba lwe Chips Na ketchup lumutunze nnyo mu bantu.

Bwe yabadde e Gulu, y’omu ku bayimbi abakyamudde abadigize era begombye nnyo enyambala ye.