BOBI POWER! Abayimbi 5 balangiridde okwesimbawo ku bwa MP mu 2021, aba People Power babasanyukidde mu kivvulu kya Kyarenga

©GALAXY

Oluvanyuma lwa Bobi Wine okwesoga ebyobufuzi era nalondebwa ng’omubaka wa Palamenti we Kyadondo East, nate abayimbi bangi balangiridde okwesimbawo mu 2021 ku bwa MP. Olunnaku olw’eggulo mu kivvulu ky’oluyimba Kyarenga ku One Love Beach Busabala, abamu ku bayimbi balangiridde mu butongole nti 2021 betegese bulungi ddala okwesimbawo mu bitundu byabwe era abalonzi babaniriza. Abayimbi kuliko […]


Oluvanyuma lwa Bobi Wine okwesoga ebyobufuzi era nalondebwa ng’omubaka wa Palamenti we Kyadondo East, nate abayimbi bangi balangiridde okwesimbawo mu 2021 ku bwa MP.
Olunnaku olw’eggulo mu kivvulu ky’oluyimba Kyarenga ku One Love Beach Busabala, abamu ku bayimbi balangiridde mu butongole nti 2021 betegese bulungi ddala okwesimbawo mu bitundu byabwe era abalonzi babaniriza.
Abayimbi kuliko Ronald Mayinja, Geoffrey Lutaaya, Mathias Walukagga ne DR. Hilderman.
Omwaka 2021 singa abayimbi abalangiridde bawangula, bakwegatta kubanabwe omuli Judith Babirye, Kato Lubwama n’abalala.