ABYONOONYE! Bobi Wine alabudde bannayuganda ku nsonga ze ne Bebe Cool, atidde okuswala ayogedde ebyama

©GALAXY

Omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyikiddwa nga Bobi Wine agambye nti ensonga ye ne Bebe Cool terina kusanikira ensonga enkulu eziri mu ggwanga. Bobi Wine agamba nti talina buzibu bwona ne Bebe Cool kuba muyimbi ate munnayuganda ate baludde nnyo bombi mu kisaawe ky’okuyimba. Mungeri y’emu agambye nti bannayuganda balina ebizibu bingi nnyo […]


Omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyikiddwa nga Bobi Wine agambye nti ensonga ye ne Bebe Cool terina kusanikira ensonga enkulu eziri mu ggwanga.
Bobi Wine agamba nti talina buzibu bwona ne Bebe Cool kuba muyimbi ate munnayuganda ate baludde nnyo bombi mu kisaawe ky’okuyimba.
Mungeri y’emu agambye nti bannayuganda balina ebizibu bingi nnyo ebibanyigiriza era ensonga ze ne Bebe Cool teziteekeddwa kusanikira ggwanga.

Bobi Wine ne Bebe Cool
Bobi Wine ne Bebe Cool

Bobi Wine asobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book okuteegeza nti bannayuganda balina okulwanirira embeera enungi mu ggwanga lyabwe omuli okulongosa amalwaliro kuba mu ddwaaliro abasawo bajjanjaba abantu abenjawulo nga tebatunulidde kibiina wadde eggwanga.
Ku face Book agambye nti, “As I have been saying all along, I have no problem with Bebe Cool. He is a fellow artiste, a man I have known for many years, but above all a fellow Ugandan. The problems we face in Uganda are bigger than us. The issues which Uganda faces cannot and should not be reduced to a Bobi Wine – Bebe Cool affair! At the same time, those issues affect all of us. If one of us got an accident on the road and we can’t find a hospital to give us emergency care, it won’t matter if it is me or Bebe! We should therefore not lose sight of who our real enemy is or what the real problem is“.