EBIFAANANYI! Byewasubiddwa nga Rema akyamula abantu mu kivvulu kya bba Eddy Kenzo, yalaze omukwano ku siteegi

©GALAXY

Rema Namakula y’omu ku bayimbi abakyamudde abantu mu kivvulu kya bba Eddy Kenzo ku Serena Hotel ku lunnaku Olwokutaano mu Kampala. Mu kivvulu, Rema yatambudde n’abaana ba Kenzo bonna era yakyamudde nnyo abantu bwe yalinye ku siteegi era yasobodde okuyimba ennyimba ezenjawulo ezijjudde omukwano. Rema yayambadde amatiribona g’olugoye era bambi yafunye obuwagizi bungi nnyo bwe […]


Rema Namakula y’omu ku bayimbi abakyamudde abantu mu kivvulu kya bba Eddy Kenzo ku Serena Hotel ku lunnaku Olwokutaano mu Kampala.

Mu kivvulu, Rema yatambudde n’abaana ba Kenzo bonna era yakyamudde nnyo abantu bwe yalinye ku siteegi era yasobodde okuyimba ennyimba ezenjawulo ezijjudde omukwano.

Rema yayambadde amatiribona g’olugoye era bambi yafunye obuwagizi bungi nnyo bwe yabadde ku siteegi.