Kyaddaki omuyimbi Eddy Kenzo awadde bannayuganda omukisa okulaba ku Award ya “Nickelodeon” gye yawangula omwaka oguwedde ogwa 2018. Mu Africa, Kenzo ye muyimbi eyasooka okuwangula Award eyo, era ye muyimbi asinga obuganzi mu Africa mu myaka 10 gy’abadde mu kisaawe ky’okuyimba. Mu Uganda, Kenzo ye muyimbi asinga Award empitirivu era ye muyimbi yekka alina Award […]
Kyaddaki omuyimbi Eddy Kenzo awadde bannayuganda omukisa okulaba ku Award ya “Nickelodeon” gye yawangula omwaka oguwedde ogwa 2018.
Mu Africa, Kenzo ye muyimbi eyasooka okuwangula Award eyo, era ye muyimbi asinga obuganzi mu Africa mu myaka 10 gy’abadde mu kisaawe ky’okuyimba.
Mu Uganda, Kenzo ye muyimbi asinga Award empitirivu era ye muyimbi yekka alina Award ya BET mu East Africa.
Ku Face Book, bangi ku bannayuganda bamusiimye okutumbula ekisaawe ky’okuyimba n’okutunda Uganda.