Ensonyi zongedde okuggwa mu bantu kuba ebikolobero byeyongedde mu nsi omuli abasajja abakulu okugaanza abaana abato, abakyala abakadde okwagala abavubuka abato ddala, okwebaka ku nsolo n’ebirala ebiswaza ensi yaffe. Wosomera bino, ‘Avata Omuyeekera Eyavamukibira‘ asobodde okweyambisa omukutu gwe ogwa Face Book okulaga abayizi abasobezza ku muwala mukwano gwabwe ekirindi nga bali mu Hositeero. Avata tasobodde […]
Ensonyi zongedde okuggwa mu bantu kuba ebikolobero byeyongedde mu nsi omuli abasajja abakulu okugaanza abaana abato, abakyala abakadde okwagala abavubuka abato ddala, okwebaka ku nsolo n’ebirala ebiswaza ensi yaffe.
Wosomera bino, ‘Avata Omuyeekera Eyavamukibira‘ asobodde okweyambisa omukutu gwe ogwa Face Book okulaga abayizi abasobezza ku muwala mukwano gwabwe ekirindi nga bali mu Hositeero.
Avata tasobodde kwatukiriza amaanya ga Hositeero, yunivaasite wadde eggwanga wadde vidiyo eraga nti bannansi ba Africa.
Omukutu gunno, gutandiise okunoonyereza okuzuula ebisingawo ku nsonga eyo era tuvumirira ebikolwa webityo kuba biswaza ensi yaffe n’okusanyawo eby’obuwangwa.