TUBIKOOYE! Abawagizi batabukidde Eddy Kenzo lwa Rema, bamuwandiikidde obubaka obukambwe

©GALAXY

Abawagizi b’omuyimbi Rema Namakula batabukidde Eddy Kenzo okulwawo okuzza ku mwana wabwe Amaal Musuuza. Rema yazaala Amaal nga 26, Desemba, 2014 era bangi ku bannansi balemeddeko bagala Kenzo okuddamu okukuba Rema olubuto, okuzaala omwana omulala. Ku mukutu ogwa Face Book, Rema ataddeyo ekifaananyi kye era bangi ku bagoberezi be, batendereza obulungi bwe kyokka bangi banenyeza […]


Abawagizi b’omuyimbi Rema Namakula batabukidde Eddy Kenzo okulwawo okuzza ku mwana wabwe Amaal Musuuza.

Rema yazaala Amaal nga 26, Desemba, 2014 era bangi ku bannansi balemeddeko bagala Kenzo okuddamu okukuba Rema olubuto, okuzaala omwana omulala.

Ku mukutu ogwa Face Book, Rema ataddeyo ekifaananyi kye era bangi ku bagoberezi be, batendereza obulungi bwe kyokka bangi banenyeza Kenzo okwebaka obwebasi nalemwa okutuukiriza ensonga z’omu kisenge.

Rema ne Kenzo
Rema ne Kenzo

Ebigambo by’abantu biyinza okuvirako Kenzo okutabuka era Rema ayinza okufuna olubuto essaawa yonna kuba waaya ya bba terina buzibu bwona.