Ssabavvulu Balaam Barugahara awadde bannayuganda enseko bwategezeza nti tayinza kutegeka konsati mu Bobi Wine. Ssabavvulu Balaam agamba nti Bobi Wine talina nnyimba zokya (Hits) era y’emu ku nsonga lwaki ebivvulu bye muberamu Dr. Jose Chameleone ne Bebe Cool abalina ennyimba ezokya. Balaam abadde ku Sanyuka TV era bwabuziddwa ku luyimba lwa Bobi Wine olwa Kyarenga, […]
Ssabavvulu Balaam Barugahara awadde bannayuganda enseko bwategezeza nti tayinza kutegeka konsati mu Bobi Wine.
Ssabavvulu Balaam agamba nti Bobi Wine talina nnyimba zokya (Hits) era y’emu ku nsonga lwaki ebivvulu bye muberamu Dr. Jose Chameleone ne Bebe Cool abalina ennyimba ezokya.

Balaam abadde ku Sanyuka TV era bwabuziddwa ku luyimba lwa Bobi Wine olwa Kyarenga, agambye nti wadde abamu ku bannayuganda balwagala naye si “Hit” kusinga za Chameleone.
Ebigambo bya Balaam, kabonero akalaga nti okusinzira ku ndowooza ye, Dr. Chameleone ne Bebe Cool basinga nnyo Bobi Wine okuyimba.