Omuyimbi Rema Namakula afumizza ekyasi ky’oluyimba olujjudde omukwano omwerere. Oluyimba lutuumiddwa “Be With You” era asobodde okweyambisa obugambo obwenjawulo okuwaana n’okulaga nti tewali mbeera yonna eyinza kubawuula. Obugambo mu luyimba, bangi ku bagoberezi ba Rema ku mitimbagano egyenjawulo bagamba nti yabadde abusindikira bba Kenzo n’okulaga ensi nti omukwano gwabwe guvudde wala era tewali muntu yenna […]
Omuyimbi Rema Namakula afumizza ekyasi ky’oluyimba olujjudde omukwano omwerere.
Oluyimba lutuumiddwa “Be With You” era asobodde okweyambisa obugambo obwenjawulo okuwaana n’okulaga nti tewali mbeera yonna eyinza kubawuula.
Obugambo mu luyimba, bangi ku bagoberezi ba Rema ku mitimbagano egyenjawulo bagamba nti yabadde abusindikira bba Kenzo n’okulaga ensi nti omukwano gwabwe guvudde wala era tewali muntu yenna ayinza kubalemesa n’okubawula.