Omuyimbi Lydia Jazmine avuddeyo ku bigambibwa nti baali baagalana ne muyimbi munne Feffe Buusi. Ebigambo bibadde byogerwa nti Feffe Buusi eyakuyimbira Who is Who yagyako Embuuzi ya Jazmine era baludde nga beekuba amatooke. Wabula Jazmine agambye nti okuva mu ssomero nga bali mu S2, Feffe Buusi abadde amusaba omukwano kyokka takwatangako wadde okumanya empale gy’ayambadde. […]
Omuyimbi Lydia Jazmine avuddeyo ku bigambibwa nti baali baagalana ne muyimbi munne Feffe Buusi.
Ebigambo bibadde byogerwa nti Feffe Buusi eyakuyimbira Who is Who yagyako Embuuzi ya Jazmine era baludde nga beekuba amatooke.
Wabula Jazmine agambye nti okuva mu ssomero nga bali mu S2, Feffe Buusi abadde amusaba omukwano kyokka takwatangako wadde okumanya empale gy’ayambadde.
Mungeri y’emu agambye nti Feffe Buusi alina okwesoma mu ngeri bwetyo okusobola okumanyika mu Uganda n’ensi yonna.
Jazmine mu kiseera kino alina ennyimba ezenjawulo omuli You and Me, Ojja Kunzita n’endala era ayogedde amazima nti Feffe Buusi ali mu kirooto ku bigambo bye.