EBIFAANANYI! Bibino byewasubiddwa mu kirabu Amnesia mu kivvulu kya Chameleone, byana biwala byabadde bimufuukidde ttabu nga bimusombera omuziki

©GALAXY

Dr Jose Chameleon yabadde ku kirabu Amnesia ku Lwokuna mu kivvulu ekyatuumiddwa ‘Saba Saba extra Campus Night’. Chameleon yasobodde okuyimba obuyimba obwenjawulo omuli empya n’enkadde era abadigize babadde bangi ddala kuba abayizi bonna abali ku yunivaasite tebasasudde ssente. Ku siteegi, byana biwala obwedda byetala okunoonya abasajja abalina amaddu kyokka Chameleon obwedda abyepena. SK OMUZINNYI


Dr Jose Chameleon yabadde ku kirabu Amnesia ku Lwokuna mu kivvulu ekyatuumiddwa ‘Saba Saba extra Campus Night’.

Chameleon yasobodde okuyimba obuyimba obwenjawulo omuli empya n’enkadde era abadigize babadde bangi ddala kuba abayizi bonna abali ku yunivaasite tebasasudde ssente.

Ku siteegi, byana biwala obwedda byetala okunoonya abasajja abalina amaddu kyokka Chameleon obwedda abyepena.