Bubuno obukodyo bw’okuwangaaza omukwano n’okusikiriza omusajja okufuyira ebiyenje mu vuvuzera

©GALAXY

Buli 14, Febwali, lunnaku lwa kweraga mukwano olumanyiddwa nga “Valentine’s Day” era lukuzibwa mu nsi yonna. Olunnaku olwaleero, tukuletedde obukodyo bw’okuwangaaza omukwano n’okusikiriza omusajja oba omukyala okwagala akaboozi buli lunnaku. 1 – Okwewa obudde mu buli kintu kiyamba buli omu okumanya munne. Kino kimuyamba okufuna akadde akalowooza ku ngeri y’okutambuzaamu omukwano gwammwe n’okwetekateeka obulungi. 2 […]


Buli 14, Febwali, lunnaku lwa kweraga mukwano olumanyiddwa nga “Valentine’s Day” era lukuzibwa mu nsi yonna.

Olunnaku olwaleero, tukuletedde obukodyo bw’okuwangaaza omukwano n’okusikiriza omusajja oba omukyala okwagala akaboozi buli lunnaku.

1 – Okwewa obudde mu buli kintu kiyamba buli omu okumanya munne. Kino kimuyamba okufuna akadde akalowooza ku ngeri y’okutambuzaamu omukwano gwammwe n’okwetekateeka obulungi.

2 – olina okukola entegeka obeereko ne munno nga muli mwembi. Wano omwagalwa wo oyinza okumutwalako mu kafo akalungi ne mwogera ku mukwano gwammwe, kigenda kuyamba okuzuula ekipya eri mukwano gwo.

3 – Kiba kirungi n’omanya nti omuntu Obukodyo bw’okuwangaaza omukwano gwammwe ne mutuuka ku bufumbo obutukuvu bw’asobya asonyiyibwa. Kale olina okwemanyiiza okusonyiwa amangu kuba teri muntu yenna atukiride.

4 – Kiba kirungi ng’oli mu mukwano ne munno n’omukolerayo ekintu eky’enjawulo buli lunnaku. Kino kimulaga nti obeera omulowoozaako nnyo era wa njawulo mu basajja abalala oba abakyala.

5 – Munno mulage nti omwagala yekka ate takuswaza. osobola okumulaga mu benganda zo ne mu mikwano gyo ne kimulaga nti gw’otunnulidde yekka mu bulamu bwo.

6 – Mu bulamu, teri muntu atayagala kumuwa kitiibwa ate toyinza kuzimba mukwano gwo nga towa munno kitiibwa. Mu mbeera eyo, olina okuwa omukyala oba omusajja ekitiibwa mu mbeera yonna kuba ye muntu gw’osinga okwenyumirizaamu.

7 – Okusiima omwagalwa wo mpagi nkulu mu mukwano era munno bw’omulaga nti omusiima, kimusanyusa nnyo.

8  – Olina okukomya okwetya mu nsonga z’akaboozi. Mu kisenge, olina okuwa omukisa omukyala oba omusajja okukwata ekifo kyonna kyayagala okukwatako. Kino kiraga nti olina laava ye yonna.

9 – Kibeera kirungi okutegeera omwagalwa wo n’okumanya ky’ayagala kuba kigenda kuyamba nnyo okwewala okukola ebiyinza okumunyiza wakati wamwe.