Omuyimbi Jose Chameleone ayogedde amazima ku by’okugula ennyumba mu ggwanga erya America sabiti ewedde. Chameleone agamba nti kituufu yaguze ennyumba mu ggwanga erya America kyokka yewuunya abantu okukiwakanya ng’ayimbidde emyaka egisukka 20. Mungeri y’emu agambye nti bannayuganda buli omu alina eddembe okwogera, kyokka balina okukomya okuzalawa abayimbi bannayuganda ne batendereza abagwira omuli ne Diamond Platnumz. […]
Omuyimbi Jose Chameleone ayogedde amazima ku by’okugula ennyumba mu ggwanga erya America sabiti ewedde.
Chameleone agamba nti kituufu yaguze ennyumba mu ggwanga erya America kyokka yewuunya abantu okukiwakanya ng’ayimbidde emyaka egisukka 20.
Mungeri y’emu agambye nti bannayuganda buli omu alina eddembe okwogera, kyokka balina okukomya okuzalawa abayimbi bannayuganda ne batendereza abagwira omuli ne Diamond Platnumz.
Chameleone era agambye nti okugula ennyumba mu ggwanga erya America n’okugiraga abantu ku mitimbagano omuli Facebook, takikola kweraga mu bantu wabula okulaga abantu bonna omuli abayimbi abato n’abavubuka nti kisoboka.
Edoboozi lya Jose Chameleone