Giigino emitendera gya lomansi egiyamba omukazi okunyumirwa akaboozi n’omusajja okukuba obulungi mu busonda bwa vuvuzera

©GALAXY

1 – Olina okugamba munno ebigambo ebimuwoomera. Muwaaneko nga bwe yakula obulungi era oyinza okunokolayo ky’osinga okwagala ku mubiri gwe. 2 – Olina okumuweweeta mpolampola ebitundu by’omubiri ebyenjawulo omuli ensingo, amabeere, ffeesi naye olina okwewala okugenda dayirekiti mu bukyala kuba kiyinza okumuggyako waya. 3  – Oyinza okutandiika okumunywegera ng’ova ku mimwa mpolampola n’ebitundu ebirala. 4 […]


1 – Olina okugamba munno ebigambo ebimuwoomera. Muwaaneko nga bwe yakula obulungi era oyinza okunokolayo ky’osinga okwagala ku mubiri gwe.

2 – Olina okumuweweeta mpolampola ebitundu by’omubiri ebyenjawulo omuli ensingo, amabeere, ffeesi naye olina okwewala okugenda dayirekiti mu bukyala kuba kiyinza okumuggyako waya.

3  – Oyinza okutandiika okumunywegera ng’ova ku mimwa mpolampola n’ebitundu ebirala.

4 – Omukyala yenna bw’aba amanyi ky’ayagala era nga teyeetya, w’onootuukira ku mutendera guno munno ajja kuba ayebye era ajja kukusaba olambule amatwale ge okulambula. Bwe muba mukyali mu ngoye ajja kukusumulula zzipu y’empale n’amapeesa g’essaati. Kino kiba kiraga nti atuuse ku ssa ly’okunyumirwa ebigenda mu maaso kuba ekiseera kiba kituuse okwaniriza waaya.

5 – Olina okusooka okuyisa emikono mu bukyala bwe. Bw’otuukayo ng’amazzi agavaayo galimu oluseerera manya nti kye kiseera ekituufu okutandikira ddala emirimu.

6 – Mutabani, bw’otandika emirimu gy’emmanga eyo, eby’engulu nabyo tobyerabira. Ekkundi, amabeere, ekiwato byonna fuba okulaba ng’obunyonyoogera mu ngeri entuufu ate nga bw’omusonseka obugambo obwongera okumuwaana nga bwali omukyala asinga mu nsi yonna mu bulamu bwo.

7 – Bw’okola obulungi emirimu, ojja kulaba ng’azibirizza era ebigambo by’anaafukumula ojja kubiwulira bulungi nga bikuwa amaanyi.

8 – Teweerabira okuddira ekibatu n’okibikka ku bukyala n’onyiga mpolampola ng’anyiga emmere. Kino kijja kwongera okumusumulula, era bw’ataamaleemu kagoba mpozzi nga takwagala kuva ku ntobo ya mutima gwe era kabonero akalaga nti alina omuntu omulala ali mu birowoozo bye.