SILENT MAJORITY! Mutabani wa Bebe Cool akyusiza abawala mu ngeri etabudde abadigize mu kivvulu kya Roast and Rhyme, obwedda beemoola mu ngeri y’okweraga amapenzi

©GALAXY

Mutabani w’omuyimbi Bebe Cool mu kisinde kya ‘Silent Majority’, y’omu ku badigize abalidde ku ssente zaabwe olunnaku olw’eggulo ku Ssande mu kivvulu kya Roast and Rhyme ku Jahazi Pier e Munyonyo. Wadde abadigize babadde bangi nnyo, omuvubuka obwedda ayambadde enkofiira ng’eriko ekigambo “Silent Majority” obwadde atambula ekifo kyonna ng’eno bwategeeza nti “ffe tuli ba Bebe […]


Mutabani w’omuyimbi Bebe Cool mu kisinde kya ‘Silent Majority’, y’omu ku badigize abalidde ku ssente zaabwe olunnaku olw’eggulo ku Ssande mu kivvulu kya Roast and Rhyme ku Jahazi Pier e Munyonyo.

Wadde abadigize babadde bangi nnyo, omuvubuka obwedda ayambadde enkofiira ng’eriko ekigambo “Silent Majority” obwadde atambula ekifo kyonna ng’eno bwategeeza nti “ffe tuli ba Bebe Cool aba Silent Majority era tetulina buzibu bwonna”.

Mungeri y’emu obwedda alya obulamu n’abawala abenjawulo era obwedda beemoola mu ngeri y’okweraga amapenzi ng’eno buli omu bw’awuliriza akabugumu okuva mu bitundu by’omubiri ebyenjawulo.

Abadigize abamu bawuliddwako nga bagamba,”Mutabani wa Bebe Cool alidde obulamu kuba abawala obwedda abakyusa nga ngoye”.

Ng’ali n’omu ku baana ba bawala obwedda basaba ennamba z’essimu