Omuyimbi Lydia Jazmine akakasiza nti muyimbi munne Mukiiza Frank amanyikiddwa nga Feffe Bussi yali yeepikira vuvuzera ye mu kiseera nga bakyasoma. Jazmine agamba nti yasoma ne Feffe Bussi mu bitundu bye Matugga era mu kiseera kyo baali baana bato kyokka Feffe Bussi yali amwegwanyiza. Mungeri y’emu agambye nti wadde Fefe Bussi yalemerako ng’ayagala omukwano, teyafuna […]
Omuyimbi Lydia Jazmine akakasiza nti muyimbi munne Mukiiza Frank amanyikiddwa nga Feffe Bussi yali yeepikira vuvuzera ye mu kiseera nga bakyasoma.
Jazmine agamba nti yasoma ne Feffe Bussi mu bitundu bye Matugga era mu kiseera kyo baali baana bato kyokka Feffe Bussi yali amwegwanyiza.
Mungeri y’emu agambye nti wadde Fefe Bussi yalemerako ng’ayagala omukwano, teyafuna mukisa kugikwatako wadde okumanya bwefanana.
Ebigambo bya Jazmine, biggyewo obulimba bwa Fefe Bussi nti nti Jazmine yali mukyala we era mbu yamukuba amatooke nga bali ku ssomero.
Jazmine ne Fefe Bussi baali ku City Land College Matugga era omusasi waffe Mr Henry yalondodde ensonga eyo.