LABA LAAVU! Bebe Cool abuulidde mukyala we Zuena amazima, amuwadde ensonga 4 lwaki mu Uganda asukulumye ku bakyala abalala

©GALAXY

Omuyimbi Bebe Cool akubirizza mukyala we Zuena Kirema okwongera amaanyi mu kukola keeki kuba ye alina obuwagizi bwe. Bebe agamba nti wadde Zuena alina abaana 5, ye mukyala yekka ali mu birowoozo bye. Mungeri y’emu asiimye Zuena kuba mukyala muguminkiriza nnyo ate mulungi nnyo ate amuweesa ekitiibwa mu bulamu bwe. Ku Face Book, Bebe Cool […]


Omuyimbi Bebe Cool akubirizza mukyala we Zuena Kirema okwongera amaanyi mu kukola keeki kuba ye alina obuwagizi bwe.

Bebe agamba nti wadde Zuena alina abaana 5, ye mukyala yekka ali mu birowoozo bye.

Mungeri y’emu asiimye Zuena kuba mukyala muguminkiriza nnyo ate mulungi nnyo ate amuweesa ekitiibwa mu bulamu bwe.

Ku Face Book, Bebe Cool alaze Zuena omukwano, ” I know you know but some times i just can’t keep it to my self,i mean appreciate this patient, strong, beautiful mother of 5.

Wify am proud of you, pliz do more cakes let’s confuse them“.

Ebigambo bye Bebe Cool, bangi ku mikwano gye ku mukutu ogwa Face Book, basiimye Zuena okulaga Bebe Omukwano n’okulaga obwesigwa mu bakyala abalala.