ANTI KALE! Wuuno omusajja eyeepikira okunywesa Winnie Nwagi amazzi mu kaboozi, ayogedde lwaki takyafuna tulo

©GALAXY

Kyaddaki omuyimbi John Blaq avuddemu omwasi, bwategeezeza nti mu Uganda omuyimbi Winnie Nwagi gwe yegomba okukuba amatooke. John Blaq agamba nti Nwagi alina buli kimu abasajja kye banoonya mu bakyala abalala kuba alabika bulungi nnyo. Mungeri y’emu agambye nti Nwangi yeyasooka okumwaniriza mu kisaawe ky’okuyimba n’okumugumya nti alina talenti. John Blaq bwe yabadde ku TV […]


Kyaddaki omuyimbi John Blaq avuddemu omwasi, bwategeezeza nti mu Uganda omuyimbi Winnie Nwagi gwe yegomba okukuba amatooke.

John Blaq agamba nti Nwagi alina buli kimu abasajja kye banoonya mu bakyala abalala kuba alabika bulungi nnyo.

Mungeri y’emu agambye nti Nwangi yeyasooka okumwaniriza mu kisaawe ky’okuyimba n’okumugumya nti alina talenti.

John Blaq
John Blaq

John Blaq bwe yabadde ku TV emu mu Kampala, yagambye nti mu bayimbi bonna, Nwagi ye muyimbi yekka ali mu birowoozo bye kuba y’omu ku bakyala abalina omutima omulungi.

Mu kiseera kino John Blaq alina ennyimba ezimufudde omuyimbi ow’enjawulo omuli Obubadi, Tukwatagane, Kyoyoya, Romantic n’endala.