Omuwala munnansi wa Kenya Tanasha Donna Oketch alaze lwaki ye ne muganzi we Diamond Platnumz basanyufu nnyo ennaku zino. Tanasha mu kiseera kino ali mu mukwano omuyitirivu nnyo ne Platnumz era balidde obulamu mu ngeri ezenjawulo. Kigambibwa Tanasha ne Platnumz bakola buli kimu okulumya Zari Hassan n’okakasa nti tewali buzibu bwonna wakati wabwe. Abamu bagamba […]
Omuwala munnansi wa Kenya Tanasha Donna Oketch alaze lwaki ye ne muganzi we Diamond Platnumz basanyufu nnyo ennaku zino.
Tanasha mu kiseera kino ali mu mukwano omuyitirivu nnyo ne Platnumz era balidde obulamu mu ngeri ezenjawulo.
Kigambibwa Tanasha ne Platnumz bakola buli kimu okulumya Zari Hassan n’okakasa nti tewali buzibu bwonna wakati wabwe.
Abamu bagamba nti Platnumz abadde n’abakyala abenjawulo kyokka asukkiridde okweraga ne Tanasha mu laavu yaabwe.

Wabula Tanasha asobodde okwanukula abantu bonna abalina okwemulugunya ku laavu yaabwe.
Tanasha asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram era agambye nti olina okulaga laavu ekiseera kino kyonna, okusobola okuba omusanyufu, “Spread love everywhere you go.. Be happy”.
https://www.instagram.com/p/BugcPHShfs5/