KIWEDDE! Bebe Cool agudde mu bintu, yekka yalondeddwa mu Uganda okukola ebyafaayo

©GALAXY

Omuyimbi Patrick Ssenyonjo amanyikiddwa nga Fresh Kid abikudde ekyama, bwategeezeza nti mu Uganda, omuyimbi Bebe Cool gweyegomba era ayagala bakole bombi kolabo. Fresh Kid agamba nti Bebe Cool ayimba bulungi nnyo era y’omu ku bantu abaamusikiriza okutandiika okuyimba. Mungeri y’emu agambye nti wadde ne Fik Fameica ayimba bulungi, Bebe Cool amwagala nnyo ate ng’amuwa ekitiibwa […]


Omuyimbi Patrick Ssenyonjo amanyikiddwa nga Fresh Kid abikudde ekyama, bwategeezeza nti mu Uganda, omuyimbi Bebe Cool gweyegomba era ayagala bakole bombi kolabo.
Fresh Kid agamba nti Bebe Cool ayimba bulungi nnyo era y’omu ku bantu abaamusikiriza okutandiika okuyimba.

Fresh Kid
Fresh Kid

Mungeri y’emu agambye nti wadde ne Fik Fameica ayimba bulungi, Bebe Cool amwagala nnyo ate ng’amuwa ekitiibwa mu kisaawe ky’okuyimba.
Mu kiseera kino Fresh Kid ku myaka 7 alina ennyimba ezenjawulo omuli Banteka, ekimufudde omuyimbi ow’enjawulo ku balala.