LABA OKUSWALA! Nakusanga opimpina omukyala mu BMW, Nalongo Sheila Don Zella abyonoonye, Wuuno omukozi ku TV Big Eye gwe yali akuba amatooke mu mmotoka

©GALAXY

Omukyala Nalongo Sheila Don Zella aleese bwiino alimu ebyama ebiswaza eyali bba omuyimbi Big Eye era zeezimu ku nsonga lwaki baayawukana. Don Zella agambye nti Big Eye yali musajja mwenzi nnyo era yamukwatira mu bwenzi ng’ali n’omukyala Sumaya Muwonge mu mmotoka ekika kya BMW bali mu mukwano. Mungeri y’emu agambye nti Big Eye yali musajja […]


Omukyala Nalongo Sheila Don Zella aleese bwiino alimu ebyama ebiswaza eyali bba omuyimbi Big Eye era zeezimu ku nsonga lwaki baayawukana.

Don Zella agambye nti Big Eye yali musajja mwenzi nnyo era yamukwatira mu bwenzi ng’ali n’omukyala Sumaya Muwonge mu mmotoka ekika kya BMW bali mu mukwano.

Mungeri y’emu agambye nti Big Eye yali musajja mwavu nnyo kyokka oluvanyuma lw’okulya ssente ze, yatandika okumutulugunya, ekyavirako n’olubuto lwe okuvaamu.

Agamba nti mu kiseera kino Big Eye ali mu mbeera mbi talina wadde 100, talina luyimba okusobola okufuna ssente, era y’emu ku nsonga lwaki, akomezaawo ebyayita mu 2014.

Don Zella okutabuka, kidiridde Big Eye okweyambisa omutimbagano okutegeeza nti omukyala oyo, yamutulugunya nnyo mu kiseera nga babeera bombi, omuli n’okumunyiga ebitundu by’ekyama.

Wabula mu Uganda omukyala Sumaya Muwonge, yaliko omukozi ku Bukedde TV 1 ng’asoma ‘Agataliko Nfufu’ kyokka mu kiseera kino ali ku Salt TV eya Paasita Aloysius Bugingo kyokka tekimanyiddwa oba gw’abadde ategeeza.

Ku Face Book, Don Zella awanda muliro, “After stealing my money and cheating on me every day and night with sumayya muwonge found you fucking her in my BMW car I just landed from my trip to Dubai and many Kampala bitches who thought u loaded yet u on my money I see a pig claiming I beat his ass nakubba mpola mazzi gwe what have you been waiting for all these years to go to report me all these years ? You were the abuser stupid loser taking my money u promise to pay back and never paid a penny and made me loose my pregnancy after fighting me I blocked your ass now kikuluma because I refused talking to you everywhere now u angry go kiss your mother’s ass you do always I moved on too with my kids kati kikuluma osinika I meet u with nothing and u still have nothing except a dick nvako mazzi gwe bulijjo olindaki u have nothing why dint you report to the police in 2014 oli ku social media ononyezako come back njasamira mpola nze nakowa nyyooooooo nakuyamba mubulungi abakuwaddde amagezi bakuwadde maffu olinga ne takooo big eye ononya come back wagwamu kiriza nti obonanona. I blocked u kikulume stop calling me nze ebangoooo naliwanika otherwise njaleta bwino aja kuduka ku social media njasamira nyooo”.