Mwana muwala Tanasha Donna Oketch ekyamudde abadigize bw’alinnye ku siteegi okuzina ne bba omuyimbi Omutanzaniya Diamond Platnumz mu ngeri y’okunamira abantu. Platnumz y’omu ku bayimbi mu ggwanga erya Tanzania abalina ennyimba z’omukwano era yabadde ku siteegi mu kivvulu ekimu mu ggwanga erya Tanzania, embeera yawalirizza Tanasha okugirinya, okuzina ne bba. Tanasha bwe yalinye ku siteegi, […]
Mwana muwala Tanasha Donna Oketch ekyamudde abadigize bw’alinnye ku siteegi okuzina ne bba omuyimbi Omutanzaniya Diamond Platnumz mu ngeri y’okunamira abantu.
Platnumz y’omu ku bayimbi mu ggwanga erya Tanzania abalina ennyimba z’omukwano era yabadde ku siteegi mu kivvulu ekimu mu ggwanga erya Tanzania, embeera yawalirizza Tanasha okugirinya, okuzina ne bba.
Tanasha bwe yalinye ku siteegi, enduulu okuva mu badigize yasanikidde ekifo kyona, kwekutandiika okuzina ne Platnumz.
Ku siteegi, beekoze obusolosolo omuli okuzina amazima nga banyuka ebiwato, era Platnumz yeekubya ebifaananyi ng’agikutteko ng’essanyu libula okumutta n’okulaga ensi omukyala gw’alina mu kiseera kino.