NAYE LWAKI! Rema azzeemu okuwanda omuliro, abuulidde bba Kenzo amazima ku ky’okumuzaalira omwana omulala, abotodde ebyama

©GALAXY

Kyaddaki Rema Namakula ayanukudde bannayuganda abagamba nti obutakaanya wakati we ne bba Eddy Kenzo y’emu ku nsonga lwaki aluddewo okuzza ku mwana. Rema agamba nti ng’omukyala ensonga z’amaka zitwalibwa nga zakyama kyokka tewali mbeera yonna emulemeseza kuzaala mwana mulala. Bwe yabadde ku Bukedde TV, Rema yagambye nti omwana we akyali muto nnyo nga talaba nsonga […]


Kyaddaki Rema Namakula ayanukudde bannayuganda abagamba nti obutakaanya wakati we ne bba Eddy Kenzo y’emu ku nsonga lwaki aluddewo okuzza ku mwana.

Rema agamba nti ng’omukyala ensonga z’amaka zitwalibwa nga zakyama kyokka tewali mbeera yonna emulemeseza kuzaala mwana mulala.

Famire ya Rema ne Kenzo
Famire ya Rema ne Kenzo

Bwe yabadde ku Bukedde TV, Rema yagambye nti omwana we akyali muto nnyo nga talaba nsonga yonna lwaki ayanguyiriza okumuzaako.

Rema ne Kenzo balina omwana omu wadde Kenzo alina abaana abalala.