Kyaddaki Zari awadde amagezi muggya we Tanasha Donna, amulabudde ng’omukyala era amubuulidde amazima

©GALAXY

Zari Hassan omu ku bakyala abegombesa abantu abenjawulo alina amagezi gaawadde engeri abantu gye balina okukyusa embeera zaabwe. Zari agamba nti tolina kukiriza mbeera gy’olimu, olina okwenyigiramu okugikyusa, omuntu yenna ayagala okubeera obulungi, olina okukola obulungi n’okukola ennyo, “Don’t just accept where you are at in life. If you want to be better, do better. […]


Zari Hassan omu ku bakyala abegombesa abantu abenjawulo alina amagezi gaawadde engeri abantu gye balina okukyusa embeera zaabwe.
Zari agamba nti tolina kukiriza mbeera gy’olimu, olina okwenyigiramu okugikyusa, omuntu yenna ayagala okubeera obulungi, olina okukola obulungi n’okukola ennyo, “Don’t just accept where you are at in life. If you want to be better, do better. If you want to be more, do more. It’s all on you. Do it!”.

Ebigambo bya Zari, abamu ku bagoberezi be ku mitimbagano bagambye nti bigambo birungi nnyo eri muggya we Tanasha Donna Okech okwekolera okusinga okulowoleza mu ssente za bba Diamond Platnumz.