Omuyimbi Sheebah Kalungi omwaka 2019 agutandikidde mu ggiya, ayingizaawo ekyasi ky’oluyimba, ‘Silwana‘. Wadde bangi ku bannayuganda balindiridde ‘battle’ wakati wa Sheebah ne Cindy, alaze nti ye tewali kigenda kumuggya ku mulamwa era oluyimba lwe, lugendereddwamu okutangira obutakaanya mu maka. https://www.instagram.com/p/BvtqiUnDb5b/ SK OMUZINNYI
Omuyimbi Sheebah Kalungi omwaka 2019 agutandikidde mu ggiya, ayingizaawo ekyasi ky’oluyimba, ‘Silwana‘.
Wadde bangi ku bannayuganda balindiridde ‘battle’ wakati wa Sheebah ne Cindy, alaze nti ye tewali kigenda kumuggya ku mulamwa era oluyimba lwe, lugendereddwamu okutangira obutakaanya mu maka.
https://www.instagram.com/p/BvtqiUnDb5b/