Eddy Kenzo okuva mu kibiina kya Big Talent ye munnayuganda yekka omuyimbi alondeddwa okuddamu okuyimba mu kivvulu One Africa Music Fest 2019 mu ggwanga erya America. Kinnajjukirwa nti nga 11th August 2018, Kenzo yakola ebyafaayo mu kivvulu kye kimu era yayimba ennyimba ezebjawulo omuli Sitya Loss n’endala. Ku mulundi gunno, abayimbi abalala abayitiddwa mwe muli […]
Eddy Kenzo okuva mu kibiina kya Big Talent ye munnayuganda yekka omuyimbi alondeddwa okuddamu okuyimba mu kivvulu One Africa Music Fest 2019 mu ggwanga erya America.
Kinnajjukirwa nti nga 11th August 2018, Kenzo yakola ebyafaayo mu kivvulu kye kimu era yayimba ennyimba ezebjawulo omuli Sitya Loss n’endala.
Ku mulundi gunno, abayimbi abalala abayitiddwa mwe muli Nel Ust Wyclef Jean, Kranium, Tiwa Savage, Burna Boy, Diamond Platnumz, Tekno Miles, Teni, Burna Boy, Harmonize, Jah Prayzah n’abalala.
Mu kiseera kino Kenzo musanyufu nnyo okuddamu okukikirira Uganda mu mpaka bwezityo.