Ku Eddy Kenzo ne Chameleone ani yasiinze okunyenya ekiwato, batuyanidde ku siteegi emu

©GALAXY

Eddy Kenzo ne Jose Chameleone bebayimbi bokka abafunye omukisa okuyimba mu kivvulu ky’okuyimba Awilo Longomba ku Serena ku Lwokutaano. Mungeri eyenjawulo, Kenzo ne Chameleone balaze nti balina Work era bategeera bulungi nnyo okuzina Lingala naye ani yasiinze? Omuziki gwa Awilo, abadigize bonna babadde basanyufu omuli Ssabawandiisi w’ekibiina kya NRM Justine Kasule Lumumba, Nampala wa Gavumenti, […]


Eddy Kenzo ne Jose Chameleone bebayimbi bokka abafunye omukisa okuyimba mu kivvulu ky’okuyimba Awilo Longomba ku Serena ku Lwokutaano.

Mungeri eyenjawulo, Kenzo ne Chameleone balaze nti balina Work era bategeera bulungi nnyo okuzina Lingala naye ani yasiinze?

Omuziki gwa Awilo, abadigize bonna babadde basanyufu omuli Ssabawandiisi w’ekibiina kya NRM Justine Kasule Lumumba, Nampala wa Gavumenti, Ruth Nankabirwa n’abakungu abalala bangi nnyo.

Vidiyo ya Bukedde TV