Enduulu yasanikidde Serena Hotel mu Kampala, omuzinnyi wa Awilo Longomba bwe yawadde omu ku badigize essannyu mu ddakika 2 zokka. Awilo yayise omu ku bawagizi ku siteegi okuzina n’omuzinnyi we era omuwagizi yalagiddwa okwebaza wansi wakati mu kusakaanya okuva mu badigize. Omuzinnyi wa Awilo yatudde waggulu ku musajja era wakati mu kunyusa ekiwato, yasembeza vuvuzera […]
Enduulu yasanikidde Serena Hotel mu Kampala, omuzinnyi wa Awilo Longomba bwe yawadde omu ku badigize essannyu mu ddakika 2 zokka.
Awilo yayise omu ku bawagizi ku siteegi okuzina n’omuzinnyi we era omuwagizi yalagiddwa okwebaza wansi wakati mu kusakaanya okuva mu badigize.
Omuzinnyi wa Awilo yatudde waggulu ku musajja era wakati mu kunyusa ekiwato, yasembeza vuvuzera ku mumwa gw’omusajja, waaya yasigadde ekukuluma okugijjako omukisa.
Ebyo byonna byabadde mu kivvulu kya Awilo ku Lwokutaano ku serena mu Kampala, ekyasombodde abawagizi okuva mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo n’okusingira ddala Abakongo.