NAAWE WERABIREKO! Zari ayingizaawo kapyata y’emmotoka okulaga Platnumz kye bayita ssente, mu East Africa ye mukyala yekka agirina

©GALAXY

Omukyala Zari Hassan alaze nti mu East Africa y’omu ku bakyala abalina ku ssente wadde omulimu gwe tegumanyiddwa bulungi. Zari ku myaka 38, alina abaana bataano (5) era y’omu ku bakyala abavuga emmotoka ez’ebbeeyi omuli Range Rover era emmotoka ze ziri mu kawumbi kalamba n’okusoba. Zari ye mukyala mu East Africa avuga emmotoka bwezityo ng’aziguze […]


Omukyala Zari Hassan alaze nti mu East Africa y’omu ku bakyala abalina ku ssente wadde omulimu gwe tegumanyiddwa bulungi.
Zari ku myaka 38, alina abaana bataano (5) era y’omu ku bakyala abavuga emmotoka ez’ebbeeyi omuli Range Rover era emmotoka ze ziri mu kawumbi kalamba n’okusoba.

Zari ye mukyala mu East Africa avuga emmotoka bwezityo ng’aziguze ku ssente ze okuva mu kutetenkanya.

View this post on Instagram

A post shared by Zarithebosslady (@zarithebosslady)