Omuyimbi Dr Jose Chameleone agumizza abalonzi nti mu kulonda kwa 2021, balina okuwangula obwa Loodi meeya bwa Kampala kuba balina obuyinza bw’abantu. Chameleone bwe yabadde asaba abatuuze mu bitundu bye Kawempe obuwagizi, yagambye nti, “abakulembeze befuula nti balumirirwa egwanga, befaako boka era ye ssaawa nafe twefeeko omuli okukola bulungi bwa nsi”. Mu kiseera kino, Dr […]
Omuyimbi Dr Jose Chameleone agumizza abalonzi nti mu kulonda kwa 2021, balina okuwangula obwa Loodi meeya bwa Kampala kuba balina obuyinza bw’abantu.
Chameleone bwe yabadde asaba abatuuze mu bitundu bye Kawempe obuwagizi, yagambye nti, “abakulembeze befuula nti balumirirwa egwanga, befaako boka era ye ssaawa nafe twefeeko omuli okukola bulungi bwa nsi”.
Mu kiseera kino, Dr Jose Chameleone alina okwetekateeka obulungi okuvuganya Omuloodi Ssalongo Erias Lukwago, Omubaka wa palamenti owa Kawempe north era nga ye Imam wa palamenti Latiff Sebaggala n’abalala ku bwa Loodi meeya bwa Kampala mu kulonda kwa 2021.
Ebigambo bya Chameleone biraga nti mumalirivu okukwata obuyinza wadde mu Kampala mulimu banabyabufuzi abagundivu.
Vidiyo ya Sanyuka TV