Omuyimbi Queen Bella asabbalaza Mr Henry omukozi ku 100.2 Galaxy FM omuwereza wa Pokopoko mu Pulogulamu Mid Morning Tukoone, era bambi waaya esigadde ekukuluma kuba tefunye mukisa gwonna kulambula busenge bwa vuvuzera wadde yakubye saluti n’okulaga obwagazi. Queen Bella wadde mukulu mu myaka, alaze omuvubuka Mr Henry kye bayita okunywegera, yenna amwewadde era wakati mu […]
Omuyimbi Queen Bella asabbalaza Mr Henry omukozi ku 100.2 Galaxy FM omuwereza wa Pokopoko mu Pulogulamu Mid Morning Tukoone, era bambi waaya esigadde ekukuluma kuba tefunye mukisa gwonna kulambula busenge bwa vuvuzera wadde yakubye saluti n’okulaga obwagazi.
Queen Bella wadde mukulu mu myaka, alaze omuvubuka Mr Henry kye bayita okunywegera, yenna amwewadde era wakati mu mukwano, kiraga nti yabadde ayidde yenna ng’atandiise okwegomba waaya.
Queen Bella amanyikiddwa nnyo mu kisaawe ky’okuyimba olw’ennyimba ze omuli Bantamye, Tolinta, Faasi, Ndumidde n’endala kyokka mu ngeri y’okunoonya omukwano n’omusajja ategeera ensonga z’omu kisenge, Mr Henry agudde mu bintu.