Olina okunesonyiwa kuba tokyali sayizi yange, Zari atabukidde Platnumz mu lwatu, nze ndi mazzi mawanvu nnyo

©GALAXY

Zari Hassan alaze ensi nti y’omu ku bakyala abakuze mu birowoozo kuba abaddeko n’abasajja abenjawulo. Zari agamba nti omuntu yenna bwakula, akyuka nga n’abaaliko mu mukwano naye tebamusobola, “Growth is when your ex isn’t even your type anymore“. Ebigambo bya Zari, kabonero akalaga nti eyali bba Diamond Platnumz talina mukisa gwonna, kuddamu kweyagala naye kuba […]


Zari Hassan alaze ensi nti y’omu ku bakyala abakuze mu birowoozo kuba abaddeko n’abasajja abenjawulo.

Zari agamba nti omuntu yenna bwakula, akyuka nga n’abaaliko mu mukwano naye tebamusobola, “Growth is when your ex isn’t even your type anymore“.

Ebigambo bya Zari, kabonero akalaga nti eyali bba Diamond Platnumz talina mukisa gwonna, kuddamu kweyagala naye kuba takyali tayipu ye.