Aba People Power muswadde, Bebe Cool alaze ensonga emu lwaki awagira NRM, awadde Pulezidenti Museveni essanyu

©GALAXY

Kyaddaki Bebe Cool abikudde ekyama lwaki awagira ekibiina kya National Resistance Movement (NRM) ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Bebe Cool agamba nti ekibiina kya NRM okuwangula, y’emu ku nsonga lwaki akiwagira n’omutima gumu, “When a door closes,a window always opens.Naye Arsenal heeee thank Allah i have NRM to always win“. Bebe okuvaayo, kidiridde Chelsea okuwutula […]


Kyaddaki Bebe Cool abikudde ekyama lwaki awagira ekibiina kya National Resistance Movement (NRM) ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.

Bebe Cool agamba nti ekibiina kya NRM okuwangula, y’emu ku nsonga lwaki akiwagira n’omutima gumu, “When a door closes,a window always opens.Naye Arsenal heeee thank Allah i have NRM to always win“.

Bebe okuvaayo, kidiridde Chelsea okuwutula Arsenal ggoolo 4-1 ku fayino y’ekikopo ekya Europa Liigi.