Sheebah Kalungi alaze nti okukola ennyo y’engeri yokka omuntu yenna gyasobola okwetusaako kyeyetaaga. Sheebah agamba nti asobodde okweyambisa talenti y’okuyimba okunoonya ssente okwezimbira enju amatiribona e Munyonyo ng’omukyala. Enju ya bukadde bwa ssente era mu Uganda y’omu ku bakyala abalaze eky’okulabirako nti kisoboka. SK OMUZINNYI
Sheebah Kalungi alaze nti okukola ennyo y’engeri yokka omuntu yenna gyasobola okwetusaako kyeyetaaga.
Sheebah agamba nti asobodde okweyambisa talenti y’okuyimba okunoonya ssente okwezimbira enju amatiribona e Munyonyo ng’omukyala.

Enju ya bukadde bwa ssente era mu Uganda y’omu ku bakyala abalaze eky’okulabirako nti kisoboka.