EBIFAANANYI! Kyaddaki Dr. Ssebunya akyadde ewa Ssenga wa Rema, amulaze omukwano n’akkiriza okumuwa ebyalo ekkiro kya leero, alayidde okumwerabiza kawaya ka Kenzo

©GALAXY

Kyaddaki Dr. Hamza Ssebunya ekyadde ewa Ssenga wa Rema Namakula e Naggulu mu Kampala enkya ya leero. Dr. Ssebunya awerekeddwako abantu ab’enjawulo ate nga bonna bagagga b’omu Kampala okuli taata we omuto Godfrey Kirumira ssentebbe w’abagagga mu Kampala, Hamis Kiggundu, Sarah Nkonge n’abalala. Olunnaku olwaleero, Rema akakasiza ensi nti Kenzo yamusulawo dda, Dr. Sebunya ye […]


Kyaddaki Dr. Hamza Ssebunya ekyadde ewa Ssenga wa Rema Namakula e Naggulu mu Kampala enkya ya leero.
Dr. Ssebunya awerekeddwako abantu ab’enjawulo ate nga bonna bagagga b’omu Kampala okuli taata we omuto Godfrey Kirumira ssentebbe w’abagagga mu Kampala, Hamis Kiggundu, Sarah Nkonge n’abalala.

Olunnaku olwaleero, Rema akakasiza ensi nti Kenzo yamusulawo dda, Dr. Sebunya ye musajja yekka ali ku mutima gwe mu kiseera kino.