EBIFAANANYI! Munna NRM Justine Kasule Lumumba ali mu ssannyu olwa bba okumulya obulungi mu myaka 20, bajjaguza mu sitayiro

©GALAXY

Ssaabawandiisi w’ekibiina kya NRM Justine Kasule Lumumba ne bba Patrick Lumumba bazizza buggya obufumbo bwabwe oluvanyuma lwe myaka 20 nga bagattiddwa. Bazzeemu okukuba ebirayiro mu kkereziya ya Lubaga Cathedral olunnaku olw’eggulo. Okujjaguza emyaka 20, kabonero akalaga nti Patrick Lumumba akoze bulungi nnyo okuwa mukyala we Justine Kasule essannyu mu kisenge kuba y’emu ku mpagi eziyimirizaawo […]


Ssaabawandiisi w’ekibiina kya NRM Justine Kasule Lumumba ne bba Patrick Lumumba bazizza buggya obufumbo bwabwe oluvanyuma lwe myaka 20 nga bagattiddwa.
Bazzeemu okukuba ebirayiro mu kkereziya ya Lubaga Cathedral olunnaku olw’eggulo.

Okujjaguza emyaka 20, kabonero akalaga nti Patrick Lumumba akoze bulungi nnyo okuwa mukyala we Justine Kasule essannyu mu kisenge kuba y’emu ku mpagi eziyimirizaawo obufumbo.

Bya My wedding