Omuyimbi Queen Bella akomyewo nankola mpya ya kunamira badigize, abantu okumujjukira nti yali omu ku bayimbi abaali abamaanyi mu ggwanga. Bella yamanyika nnyo olw’ennyimba ze omuli Sunda, Onkuba, Doi Doi, Olina ssente, Gal Power n’endala kyokka eby’okuyimba abadde yabiwumuza. Bwe yabadde mu kivvulu ekimu, yakunamidde abadigize era abangi obwedda bawoganira waggulu, “wekunamire kuba waggwamu“. Vidiyo […]
Omuyimbi Queen Bella akomyewo nankola mpya ya kunamira badigize, abantu okumujjukira nti yali omu ku bayimbi abaali abamaanyi mu ggwanga.

Bella yamanyika nnyo olw’ennyimba ze omuli Sunda, Onkuba, Doi Doi, Olina ssente, Gal Power n’endala kyokka eby’okuyimba abadde yabiwumuza.
Bwe yabadde mu kivvulu ekimu, yakunamidde abadigize era abangi obwedda bawoganira waggulu, “wekunamire kuba waggwamu“.
Vidiyo ya Ku Stage