Omugole omusajja avudde mu mbeera mu ggwanga erya China bw’alaze akatambi nga mukyala we abadde amwendako n’omusajja omulala, (muto w’omusajja). Omusajja asobodde okuzannya akatambi nga mukyala we ali mu kikolwa ne muganda we ku ntimbe za ttivvi era mu ggwanga erya China, kalabiddwa abantu bangi nnyo. Embaga yaliwo sabiti ewedde ku Lwokuna mu ssaaza lye […]
Omugole omusajja avudde mu mbeera mu ggwanga erya China bw’alaze akatambi nga mukyala we abadde amwendako n’omusajja omulala, (muto w’omusajja).
Omusajja asobodde okuzannya akatambi nga mukyala we ali mu kikolwa ne muganda we ku ntimbe za ttivvi era mu ggwanga erya China, kalabiddwa abantu bangi nnyo.
Embaga yaliwo sabiti ewedde ku Lwokuna mu ssaaza lye Fujian mu China.
Okusinzira katambi, oluvanyuma lw’omusajja okulaga ensi obwenzi bwa mukyala we, okulwanagana kwatandikiddewo wakati w’omugole omusajja n’omukyala era aba famire bebasobodde okutaasa embeera.
Vidiyo
Bya Gqbuzz.com