VIDIYO! Tanasha asabbalaza abasajja waaya ne ziyombera mu mpale ku Beach, agitadde ku muddaala anoonya musajja

©GALAXY

75SharesMunnansi wa Kenya Tanasha Donna Oketch alaze nti alina okulya obulamu okwejjako situleesi ya Diamond Platnumz omutanzaniya abadde bba  okuva mu 2018. Tanasha yafunye obutakaanya ne Platnumz oluvanyuma lw’okulumiriza bba obwenzi era yamusuddewo wadde abadde yakamuzaalira omwana omulenzi. Ku wikendi, Tanasha yabadde ku Swahili Beach Resort ekimu ku kifo ekisinga ebbeeyi mu ggwanga erya Kenya kyokka […]


Munnansi wa Kenya Tanasha Donna Oketch alaze nti alina okulya obulamu okwejjako situleesi ya Diamond Platnumz omutanzaniya abadde bba  okuva mu 2018.
Tanasha yafunye obutakaanya ne Platnumz oluvanyuma lw’okulumiriza bba obwenzi era yamusuddewo wadde abadde yakamuzaalira omwana omulenzi.

Ku wikendi, Tanasha yabadde ku Swahili Beach Resort ekimu ku kifo ekisinga ebbeeyi mu ggwanga erya Kenya kyokka bwe yabadde mu kidiba ekiwugirwamu, yalese bangi ku basajja nga basabbaladde nga ne waaya ziri mu kuyombera mu mpale.

 

Vidiyo

https://www.instagram.com/p/B9ec8IFJeAU/