Gavumenti efulumizza ebikwata ku baana ba ‘choir’ ya Watoto church abazuuliddwa ne Coronavirus, omu wa myaka 7

©GALAXY

Minisitule y’ebyobulamu efulunizza ekiwandiiko ku balwadde ba COVID-19 abalala abapya 11 nga muno mwe muli n’abaana ba choir ya Watoto Church mu Uganda. Abaana ba Watoto baaliko ku bugenyi e Bungereza gye buvuddeko era kigambibwa gye baggya ekirwadde. Uganda mu kiseera kino erina abalwadde 44 abali mu malwaliro agenjawulo okuli Entebbe, Masaka, Mulago n’ebitundu ebirala. […]


Minisitule y’ebyobulamu efulunizza ekiwandiiko ku balwadde ba COVID-19 abalala abapya 11 nga muno mwe muli n’abaana ba choir ya Watoto Church mu Uganda.

Abaana ba Watoto baaliko ku bugenyi e Bungereza gye buvuddeko era kigambibwa gye baggya ekirwadde.

Uganda mu kiseera kino erina abalwadde 44 abali mu malwaliro agenjawulo okuli Entebbe, Masaka, Mulago n’ebitundu ebirala.