LABA WORK! Yiino vidiyo ya FreeBoy ne Winnie Nwagi ‘Kwata Essimu’, ono omwana agonda ekiwato

©GALAXY

198SharesKyaddaki Omuyimbi FreeBoy ne Winnie Nwagi bafulumizza vidiyo y’oluyimba ‘Kwata Essimu’ wakati nga bannayuganda bali ku muggalo gwa Kolona. Mu vidiyo, Nwagi alaze nti ddala muyimbi wanjawulo nnyo kuba alina eddoboozi eddungi, ayimba bulungi ate agonda ekiwato. Ate n’omuyimbi FreeBoy naye alaze nti wanjawulo nnyo ku bayimbi abalala mu Uganda kuba naye alina ennyimba ye, […]


Kyaddaki Omuyimbi FreeBoy ne Winnie Nwagi bafulumizza vidiyo y’oluyimba ‘Kwata Essimu’ wakati nga bannayuganda bali ku muggalo gwa Kolona.

Mu vidiyo, Nwagi alaze nti ddala muyimbi wanjawulo nnyo kuba alina eddoboozi eddungi, ayimba bulungi ate agonda ekiwato.

Ate n’omuyimbi FreeBoy naye alaze nti wanjawulo nnyo ku bayimbi abalala mu Uganda kuba naye alina ennyimba ye, eyawukana nnyo ku balala.

Vidiyo