VIDIYO! Joseph Sabiti abikudde ekyama, ayogedde amazima lwaki yali asuddewo omulimu gwa NBS olw’okutaasa obulamu

©GALAXY

998SharesKyaddaki Joseph Sabiti ayogedde amazima lwaki yali asuddewo omulimu gwa NBS mu 2019. Sabiti agamba nti omulimu gw’amawulire, gwetaaba obudde nga yali tasobola kukwataganya mawulire n’okutaasa obulamu bwa Kitaawe. Agamba nti kitaawe mulwadde wa nsigo nga yali alina okumutwala mu ddwaaliro emirundi 4 buli wiiki era y’emu ku nsonga lwaki yasaba mukama we Kin Kariisa […]


Kyaddaki Joseph Sabiti ayogedde amazima lwaki yali asuddewo omulimu gwa NBS mu 2019.
Sabiti agamba nti omulimu gw’amawulire, gwetaaba obudde nga yali tasobola kukwataganya mawulire n’okutaasa obulamu bwa Kitaawe.
Agamba nti kitaawe mulwadde wa nsigo nga yali alina okumutwala mu ddwaaliro emirundi 4 buli wiiki era y’emu ku nsonga lwaki yasaba mukama we Kin Kariisa okuwumulamu, okusobola okutaasa obulamu bwa kitaawe.

Mungeri y’emu awakanyiza ebigambo by’abantu nti yali asuddewo NBS olw’okufuna omusaala omutono ate nga yali akola nnyo.

VIDIYO