AMAZIGA! Ekizimbe kigudde lwa mbeera, abatuuze basobeddwa, Omuwendo gw’abafu tegumanyiddwa

©GALAXY

Abantu abawerako omuli ne bannayuganda bagambibwa okuba nga bafudde oluvanyuma lw’ekizimbe ekibadde kizimbibwa ttawuni ye Lhubiriha okubaggwira enkya  ya leero. Akabenje kagudde ku kitundu ky’ ensalo y’ e Kasese e Mpondwe, Uganda weyawukanira ne DR Congo wabula Poliisi eri mu kuyikuula ettaka okuzuula omuwendo gw’abantu abafudde. Ekifaananyi kya BBS TV Lindirira ebisingawo SK OMUZINNYI


Abantu abawerako omuli ne bannayuganda bagambibwa okuba nga bafudde oluvanyuma lw’ekizimbe ekibadde kizimbibwa ttawuni ye Lhubiriha okubaggwira enkya  ya leero.

Akabenje kagudde ku kitundu ky’ ensalo y’ e Kasese e Mpondwe, Uganda weyawukanira ne DR Congo wabula Poliisi eri mu kuyikuula ettaka okuzuula omuwendo gw’abantu abafudde.

Ekifaananyi kya BBS TV

Lindirira ebisingawo