Mu kiseera kino eky’okulwanyisa Covid-19, ensi zikoze ebintu ebyenjawulo okutangira obulwadde okusasaana. Wano mu Uganda, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yateekawo engeri ez’enjawulo okutangira Covid-19 okweyongera okutambula. Ezimu kwezo, yayimiriza ebivvulu by’abayimbi mu ggwanga, abantu okutekateeka patte kyokka bannayuganda banoonya engeri ez’enjawulo okwesanyusa. Yiino vidiyo nga byanabiwala ebyamyuka birya obulamu mu ngeri y’okulumya. Vidiyo eraga nti […]
Mu kiseera kino eky’okulwanyisa Covid-19, ensi zikoze ebintu ebyenjawulo okutangira obulwadde okusasaana.
Wano mu Uganda, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yateekawo engeri ez’enjawulo okutangira Covid-19 okweyongera okutambula.
Ezimu kwezo, yayimiriza ebivvulu by’abayimbi mu ggwanga, abantu okutekateeka patte kyokka bannayuganda banoonya engeri ez’enjawulo okwesanyusa.
Yiino vidiyo nga byanabiwala ebyamyuka birya obulamu mu ngeri y’okulumya.
Vidiyo eraga nti waliwo Patte eyategekeddwa mu maka amalungi kyokka obwedda bakuba omuziki n’okuzina mu ngeri eyinza okusabbalaza abasajja.
Kigambibwa ku Patte kwabaddeko abantu abali mu laavu era kiteeberezebwa nti olw’embeera eyabadde mu nnyumba, kyagweredde mu ntebe ezimu.
Ezimu ku nnyimba ezakyamudde byanabiwala mwe muli ez’omuyimbi Winnie Nwangi era Nwagi asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okugamba nti, “Laba party gweeee— Emikono mubanga“.
Vidiyo