VIDIYO! Abawala bakedde mu kibiina okusoma engeri y’okugutulako, bazikoze saviisi okwesuunga okumira

©GALAXY

Mu nsi y’omukwano, buli muntu alina okukola kyonna ekisoboka, okulaga muganzi we essanyu mu nsonga z’omukwano n’okusingira ddala mu nsonga z’omu kisenge.Akaboozi akalungi, y’emu ku nsonga eyinza okuwa omukyala oba omusajja essanyu n’omukwano okuwangala. Kale waliwo vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa Instagram, ng’abakyala bakedde mu kibiina okusoma ku ngeri […]


Mu nsi y’omukwano, buli muntu alina okukola kyonna ekisoboka, okulaga muganzi we essanyu mu nsonga z’omukwano n’okusingira ddala mu nsonga z’omu kisenge.
Akaboozi akalungi, y’emu ku nsonga eyinza okuwa omukyala oba omusajja essanyu n’omukwano okuwangala.

Kale waliwo vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa Instagram, ng’abakyala bakedde mu kibiina okusoma ku ngeri y’okusanyusa abasajja mu nsonga z’omu kisenge.

Mu vidiyo, omusomesa agezaako okuwa abakyala sikiiru z’okusanyusa abasajja era abakyala balaga nti betegefu okuziteeka mu nkola.

Vidiyo!

View this post on Instagram

A post shared by atinkanews.net (@atinkanews)